|
|
|
Luganda A Literature paper 1 SL 2016 May.pdf
Luganda_A_Literature_paper_1__SL_2016_May.pdf
Showing 1-2 out of 3
Luganda A Literature paper 1 SL 2016 May.pdf-M16/...
Luganda_A_Literature_paper_1__SL_2016_May.pdf-M16/1/AXLUG/SP1/LUG/TZ0/XX Luganda A: literature – Standard
Luganda A Literature paper 1 SL 20...
Luganda_A_Literature_paper_1__SL_2016_May.pdf-M16/1/AXLUG/SP1/LUG/TZ0/XX Luganda A: literature – Standard
Page 1
M16/1/AXLUG/SP1/LUG/TZ0/XX
Luganda A: literature – Standard level – Paper 1
Luganda A : littérature – Niveau moyen – Épreuve 1
Luganda A: literatura – Nivel medio – Prueba 1
© International Baccalaureate Organization 2016
3 pages/páginas
Instructions to candidates
Do not open this examination paper until instructed to do so.
Write a guided literary analysis on one passage only.
In your answer you must address both of
the guiding questions provided.
The maximum mark for this examination paper is
[20 marks]
.
Instructions destinées aux candidats
N’ouvrez pas cette épreuve avant d’y être autorisé(e).
Rédigez une analyse littéraire dirigée d’un seul des passages.
Les deux questions d’orientation
fournies doivent être traitées dans votre réponse.
Le nombre maximum de points pour cette épreuve d’examen est de
[20 points]
.
Instrucciones para los alumnos
No abra esta prueba hasta que se lo autoricen.
Escriba un análisis literario guiado sobre un solo pasaje.
Debe abordar las dos preguntas de
orientación en su respuesta.
La puntuación máxima para esta prueba de examen es
[20 puntos]
.
1 hour 30 minutes / 1 heure 30 minutes / 1 hora 30 minutos
Wednesday 4 May 2016 (afternoon)
Mercredi 4 mai 2016 (après-midi)
Miércoles 4 de mayo de 2016 (tarde)
2216 – 0587
Page 2
– 2 –
M16/1/AXLUG/SP1/LUG/TZ0/XX
Wandiika nga bwolagiriddwa emboozi ennambulule esengejja n’okukenulula mu bukugu bw’ebiwandiiko
ebiyiiye
kimu
kyokka ku biwandiiko ebikuweereddwa.
Mu kwanukula kwo oteekwa okussa essira ku
bibuuzo byombi ebikulagirira ekyetaagibwa:
1.
5
10
15
20
25
Nambi:
Nalwoga:
Nambi:
Nalwoga:
Nambi:
Nalwoga:
Nambi:
Nalwoga:
Nambi:
Nalwoga:
Nze Nambi okunteekako ekifundikwa?
Ggwe Nambi.
Ate nze Nalwoga ku kikwata ku ggwe sijja kwetya.
Ssiri nga bali
abasajja abakulabako ne bakudduka nga bakutya.
Olina ki ggwe Nambi, nze
Nalwoga kye ssirina?
Mpozzi okuggyako obukadde bw’onsinza!
Oba obadde tokimanyi, kati kitegeere nti nze Nambi, nze nzaala Omulangira Chwa,
omwana w’eŋŋoma, oba ka nkujjukize nti ali mu lunyiriri lw’okusikira Nnamulondo.
Nnyabo ng’on’omusikiza mangu nga kitaawe gwe weeteekako nti balo tannafa, sso
nga n’olutalo lw’alwana terunnakomekkerezebwa!
Ekyo tekinkanga.
Kozzi naawe Nalwoga olw’okwesunga nti Kintu anaakuzaalamu
omwana?
Ye nga weeyagadde nnyo olwa Chwa!
Ye nga erinnya lye wayiiya eky’okulisalako!!
Lwaki tewalireka nga bwe lyali ne tumuyita Buchwano, ensi yonna n’ekiggukamu nga
bwe yavaako obuchwano bwa mwannyoko Walumbe okutirimbula abaana ba Kintu,
owuwo Buchwano alyoke asigalewo ng’omusika!
Naye muwala ggwe ng’onnyingiridde nnyo!
Onjagaza ki?
Ndaba ggwe kimuli
ekyakamulisa.
Tokimanyi nti ffe ebimuli ebiruddewo bwe tuggwaamu omubisi
gw’enjuki etubuukako ng’enoonyaayo ekyakamulisa?
Kati ggwe Nalwoga weetegeke
kuzaala musika an’asikira Kintu.
Nze ne bwe ssiizaale mu Kintu kireme kukwesungisa.
Ezzadde lya Kintu terisobola
kuggwaawo.
Kijjukire nti ne muzzukuzulu wo Kalemeera, mutabani wa Chwa
gw’azaala mu Nnakiwala, muwala wa Kisolo, naye waali.
Ggwe ate oba abalala
obasse olwa Chwa, ne muzzukulu wo Kalemeera on’omutta?
Kyokka abakazi
temwesigika!
Nga ne luno olutalo olusuza balo nga teyeebase terunnaggwa,
ggwe nga watandise dda nkwe za kusikiza mwana wo Buchwano?
Ne kikutuusa
ne ku kuyiwa omusaayi ogutalina musango ng’otirimbula abaana ba baggya bo
olyoke osikize owuwo?
Kintu ayitirizza n’okukwagala mbu kuba wamuyamba mu
buwaŋŋanguse.
Abeera mulala singa yattibwa dda.
Nalwoga n’eby’okunzita obituuseeko?
Lwaki sibituukako?
E Kyeyune,
Bemba Musota
(1985)
(a)
Yogera ku bazannyi be tulaba mu kitundu kino, nga bwe weekebejja ekibagatta era
n’enkolagana eriwo wakati waabwe.
(b)
Kubaganya ebirowoozo ku bukodyo omuwandiisi bw’akozesa okutulaga enjawulo wakati
w’aboogezi mu kitundu kino ne bye baluubirira.
Ace your assessments! Get Better Grades
Browse thousands of Study Materials & Solutions from your Favorite Schools
International Baccalaurea...
International_Baccalaureate
School:
Luganda_A_Literature_SL
Course:
Introducing Study Plan
Using AI Tools to Help you understand and remember your course concepts better and faster than any other resource.
Find the best videos to learn every concept in that course from Youtube and Tiktok without searching.
Save All Relavent Videos & Materials and access anytime and anywhere
Prepare Smart and Guarantee better grades
Students also viewed documents
lab 18.docx
lab_18.docx
Course
Course
3
Module5QuizSTA2023.d...
Module5QuizSTA2023.docx.docx
Course
Course
10
Week 7 Test Math302....
Week_7_Test_Math302.docx.docx
Course
Course
30
Chapter 1 Assigment ...
Chapter_1_Assigment_Questions.docx.docx
Course
Course
5
Week 4 tests.docx.do...
Week_4_tests.docx.docx
Course
Course
23
Week 6 tests.docx.do...
Week_6_tests.docx.docx
Course
Course
106